Lirik lagu
Bikyaganye
Video tidak tersedia untuk diputar di halaman ini. Lirik dan informasi lagu tetap tersedia.
Cari video di YouTube.
Dokta Brain
I’ve been laughing at myself for a while now
Nkyawa olunaku lwembulwa
N’owoluganda n’abulwa
Tulinze wa Luganda alikuba
Olwo netumujaguza kulya kunywa
Mukama ebyange bikyaganye naye ate ebyabaganda bange
Ebya baganda bange okugonda kiweweeza olugendo lwange
Osanga nsaba binene nga nze naye ate bbo baganda bange
Oluusi n’ekyokulya kibabula
Kiki ye ennyo katonda wange
Nze mu muzikiti tugambe sisaala
Naye Farouk ne Aminah bbo basaala
Ninayo saum zenjosa okusiiba
Naye mukyala wange tayosa kisiibo
Ku lwange bambi saasira baganda bange
Obuzito bw’olese obunafu bwange
Kuba munsi eno ninamu baganda bange
Abatalekerera bulamu bwange naye ate ndibasasula ntya nga onnyimye amaanyi
Ndifa nsonyi ewa Taata ndikonkona ntya mbu city egaanye
Mukama bwebigaana nzizaayo ku mugongo gwa Jajja mbe muto
Nali mwami wa Jajja
Ka lunch ku sowaani ya jajja mu buto
Kyenva nali ngejja
Olumu ekyo kinjagaza okudda mu buto
Nali mwami wa Jajja
Ka chai ku sowaani ya Jajja mu buto
Kyenva nali ngejja
Kiki mba munenya azikola n’abajooga
Bulamu gyetubugula tewaba warranty
Akuwalana akugulira ba blogger
Mu art w’abakazana mulimu science
Batuloga tukyali ku mabeere
Netusaba katonda atubeere
N’abatuvumu bangi baazaawa
Twabaziika twalya n’omuceere
Batubaja buntu bulamu kubwongerangayo bwongezi
Naye ate ndibasasula ntya nga onnyimye amaanyi

Wadde nga ebyange bikyaganye ate ebya Lydia ne Lilian
Nga ebya Zanda bikyagaanyi
Ta ebya Colleb ne Mario Johnie
Wadde ye Wani wa Benz
Tina yakusaba ka Rumion
So binene nga nnyumba ku beach
Mugobera anoonya million
Naye kulinga kumenya bank
Emirundi asabye million
Nze nzizaayo ku mugongo gwa jajja mbe muto