Lirik lagu
Bimala Amaanyi
Video tidak tersedia untuk diputar di halaman ini. Lirik dan informasi lagu tetap tersedia.
Cari video di YouTube.
Eddy Kenzo
Buno obulamu bwelalikiriza
Katonda yatukweeka anti kyetuzaako
Olaajana okufuna ekyokulya
Waliwo nagagga ye bassa mu kkomera
Abalala banji bali ku ddagala
Bali mu malwaliro ensi yabazingako
Balina essente n'abamu naye okuzilya
Emere tekyagenda
Ebyensi byansobera bwembitebya
Katonda yaabimanyi bwategeka
Kyenayiga kimu bwemba wendi
Nywelera awo nensirika
Sikugaana kunoonya byonoonya
Banji babilina si answer ya bulamu
Kale binoonyeze mu mbeera esoboka
Tokagoba neweemalamu
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Onoonya sente otabuse n'omutwe
Waliwo azilina ng'oluzaalo lwabuze
Okuzifuna kirungi
Naye tolowooza nti zezisembayo
Nze okuva obuto negomba amaje
Naye okuyimba zezaali entegeka ze
Abantu bali mu malaalo banji
Nga baatoba newataba makungula
Abato bafa abala nebalama
Abamu bakaddiwa abalala nebilema
Buno obulamu nga muliro
Nkugambye bugendeko mpola
Emirembe gyojinoonya abalala baddukayo
Gwe lyitita essanyu omulala y'enaku ye
Omwaavu yekubagizza
Abange ate nimugagga yemulugunya
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Nsaba mukama akirize
Otuukirize ebyo byo byonna byoosaba
Naye bwebigaana ogume
Nkwegayiridde togeza nopapa
Ekyobulamu kibale
Kyekyomuwendo mu nsi eno kyolina
Waliwo abaafiira mu buto
Kale oba wakula genda nekyaaleese
Eno ensi tujitamu nga tweekaza
Olugero lwaluno kuwatanya
Ensi eno bweetyo
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Katonda yatukweeka anti kyetuzaako
Olaajana okufuna ekyokulya
Waliwo nagagga ye bassa mu kkomera
Abalala banji bali ku ddagala
Bali mu malwaliro ensi yabazingako
Balina essente n'abamu naye okuzilya
Emere tekyagenda
Ebyensi byansobera bwembitebya
Katonda yaabimanyi bwategeka
Kyenayiga kimu bwemba wendi
Nywelera awo nensirika
Sikugaana kunoonya byonoonya
Banji babilina si answer ya bulamu
Kale binoonyeze mu mbeera esoboka
Tokagoba neweemalamu
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Onoonya sente otabuse n'omutwe
Waliwo azilina ng'oluzaalo lwabuze
Okuzifuna kirungi
Naye tolowooza nti zezisembayo
Nze okuva obuto negomba amaje
Naye okuyimba zezaali entegeka ze
Abantu bali mu malaalo banji
Nga baatoba newataba makungula
Abato bafa abala nebalama
Abamu bakaddiwa abalala nebilema
Buno obulamu nga muliro
Nkugambye bugendeko mpola
Emirembe gyojinoonya abalala baddukayo
Gwe lyitita essanyu omulala y'enaku ye
Omwaavu yekubagizza
Abange ate nimugagga yemulugunya
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Nsaba mukama akirize
Otuukirize ebyo byo byonna byoosaba
Naye bwebigaana ogume
Nkwegayiridde togeza nopapa
Ekyobulamu kibale
Kyekyomuwendo mu nsi eno kyolina
Waliwo abaafiira mu buto
Kale oba wakula genda nekyaaleese
Eno ensi tujitamu nga tweekaza
Olugero lwaluno kuwatanya
Ensi eno bweetyo
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako
Ebintu byensi bimala amaanyi
Nebwobituukako sibyebisembayo
Byonna byetutuyanilira
Katonda yalina maama ekiddako