Lewati ke konten utama
Lirik lagu

Wanyonona

Geosteady

Njagala nyo obensonga
Nga ate kumutima gwe asooka
Ebilala mbisudde emabegga
Awatali kugamba mbu ndi kukyaawa
Bino byoyaka ng'etaala
Binsuza namukatebbe nkukuluma
Awo wenvudde ogamba
Tusuleeko n'ababiiri gwe tutte ekyama

Beibe am addicted
And you're the problem for me
Lady come and cool this pressure
Nyambako baby

Oh wanyonona nzena
Binyuma nnyo sitereera nzena
Oh wanyonona nzena
Nekyejjo simanyi kwekiva nzena
Oh wanyonona nzena
Binyuma nnyo sitereera nzena
Oh wanyonona nzena
Nekyejjo simanyi kwekiva nzena

Mubigambo byo nze mwenzijja amazima
Nsiima birungi ebibi byerabira
Oli muntu omu yeka
Gwensubira okuwanze byonna baiby
Agyagala bili ebisembayo
Wampisa talina nabisobyo
Mutima gwe temuli mujuzo
Love yembunya obufofofo bambi

Beibe am addicted
And you're the problem for me
Lady come and cool this pressure
Nyambako baby

Oh wanyonona nzena
Binyuma nnyo sitereera nzena
Oh wanyonona nzena
Nekyejjo simanyi kwekiva nzena
Oh wanyonona nzena
Binyuma nnyo sitereera nzena
Oh wanyonona nzena
Nekyejjo simanyi kwekiva nzena

Njagala nyo obensonga
Nga ate kumutima gwe asooka
Ebilala mbisudde emabegga
Awatali kugamba mbu ndi kukyaawa
Bino byoyaka ng'etaala
Binsuza namukatebbe nkukuluma
Awo wenvudde ogamba
Tusuleeko n'ababiiri gwe tutte ekyama

Beibe am addicted
And you're the problem for me
Lady come and cool this pressure
Nyambako baby

Oh wanyonona nzena
Binyuma nnyo sitereera nzena
Oh wanyonona nzena
Nekyejjo simanyi kwekiva nzena
Oh wanyonona nzena
Binyuma nnyo sitereera nzena
Oh wanyonona nzena
Nekyejjo simanyi kwekiva nzena